Ssemujju agobeddwa ku bwa Nampala bwa FDC mu Palimenti, asikiziddwa Nsibambi

Omubaka wa munisipaari ye Kira mu palimenti Hon. Semujju Ibrahim Nganda akeredde mu kyobeera, oluvanyuma lw’ekiwandiiko ekimugoba ku kifo ky’obwaNampala bwa FDC mu palimenti okufulumizibwa. Okusinziira ku kiwandiiko kino, kyawandiikiddwa…

Kaada wa NRM Adukiridde mina kibina Samuel Okoth e yali omukiise ku lukiiko olukulembera district ali obubi

Ekibinja kya bannakibiina ba NRM basonze ensimbi eziwerako ziyambeko mukusasula ebisale by’eddwaliro ebibanjibwa Samuel Okoth eyali  mukiise ku lukiiko lwa district ye Mukono. Okoth yali akikiirira eggombolola ya Mpunge ku…

GAVUMENTI ESABIDDWA OKUTEEKA ABALIKO OBULEMU KU MWANJO MU NTEEKATEEKA ZAAYO EZ’OKWEKULAKULANYA

Gavumenti ya Uganda n’ebitongole byonna eby’obwannakyewa bisabiddwa okuteeka abantu abaliko obulemu ku mwanjo mu ntekateeka n’emisomo gyonna egitegekebwa egy’okwekulakulanya mu kaweefube ow’okulaba nga nabo babaako emirimu egy’enjawyulo gye beekolera mwe…

Abasumba abawukanye mu Bufumbo Obutukuvu Mulekeraawo Okubuulirira abafumbo

Chaplain w’Omulabirizi w’e Mukono olwaleero  agattiddwa mu bufumbo Obutukuvu Bishop James William Ssebaggala n’ayambalira abantu abalemwa obufumbo Obutukuvu okulekeraawo okubuulirira abaagala okubuyingira. Bino Omulabirizi w’Obulabirizi bw’e Mukono Ssebaggala asinzidde mu…

Abatuuze B’okukyalo Bbanda mu Mukono Boogedde ku Mugenzi Maj. Gen. Kasirye Ggwanga

Abatuuze ku kyalo Bbanda Kyandaaza ekisangibwa mu ggombolola y’e Nakisunga mu disitulikiti y’e Mukono bakubiddwa echukwe olw’amawulire ag’ennaku agabatuuseeko ag’okufa kwa Maj. General mu magye ga Uganda Kasirye Ggwanga afudde…

Omulabirizi we Mukono James William Ssebaggala Yenyamidde eri abo ababba ebintu ebirina Okuyamba abanaku

Omulabirizi we Mukono James William Ssebaggala yenyamidde olwa abakungu mu gavumenti ya Uganda ab’olubatu okwedisa ensimbi wamu n’emmere gyebalina okugabirwa abantu abatalina kyakulya mu COVID-19 nebitwalibwa ate abo abalinawo. Okwogera…

Katemba e Mukono mu Kukwaata Amayembe

Bya: Hassan Bulesa Abatuuze ku kyalo Kalebera ekisangibwa mu ggombolola ye Kyampisi mu district ye Mukono bakedde kweyiwa mu maka gamutuuze munabwe Wilberforce Kinene agambibwa okuleeta ebiteberezebwa okubeera ebyokoola ku…

Amyuka owe Ggombolola lye Nakisunga e Mukono Awonye Okugajambulwa Bamulekwa lwa Kwekobaana Kutunda Takka Lyabwe

Wabadewo vvawo mpitewo ku kyaalo Banda _Kyandaaza ekisangibwa mu ggombolola ye Nakisunga e Mukono bamulekwa bomujaasi wa UPDF sgt. Kato Matiya bwe batabukide Barbra Ndagire agambibwa okuba nanyini  taka era…

Obutakanya mu kuyisa embalirira ye kibuga Mukono

Bya: Hassan Bulesa Obutakanya saako n’okwekaddaga bye byefuze olukiiko  lw’ekibuga Mukono mukuyisa embalirira ye kibuga kino  ey’obuwumbi 17 wali Ku jobiah hotel e’Mukono. Abamu Ku bakansala okuli Ronald Senabulya   ne…

Abakiise Bakubagany Empawa Kukiteeso kyo kusiima Museveni-Mukono

Bya: Hassan Bulesa Wabadewo okuwanyisiganya ebigambo ebisongovu mu lukiiko lwa district ye Mukono ba kansala abamu webaleese ekiteeso ekisiima pulezidenti Museveni okulwanyisa ekirwadde kya corona virus mu ggwanga abamu nebakiwakanya…