Kayunga District has confirmed 2 Positive Cases of COVID 19 among the 65 Contacts who have been at Namagabi Quarantine Center for 14 Days. When the results were released by…
Category: Luganda
Olugero lwa leero, lwa WAKAYIMA, WANGO NE SSEWAJJUBA
AWO olwatuuka, nga wabaawo abeemikwano basatu; Wakayima, Wango ne Ssewajjuba. Omukwano gwali gubasaza mu kabu era nga batambula bonna. Olwali olwo nga Wakayima anyiiza Wango era olwamala ng’adduka nga yeekukuma.…
Ekibba Ttaka mu Ssaza lye Kyaggwe – Minisita Mariam Nkalubo akunyizza Abakungu
Bya: Hassan Bulesa Minisita weby’ettaka, bulungi bwansi n’okwekulakulanya mu bwakabaka bwa buganda Owek: Mariam Mayanja Nkalubo abitademu engatto okugenda mu ssaza ly’eKyaggwe okulaba nga ataasa ettaka ly’obwakabaka abantu lye babadde…
Olugero Lwa Leero, Aw’olwatuuka nga Waabawo Omussajja
AW’OLWATUUKA,nga waabawo omusajja ng’awasa bakazi be basatu nga bali mu maka ageegombesa kubanga ssemaka yali mugagga muvundu ng’alina n’ebiraalo by’ente. Kyokka mu nte zonna ze yalina mwalimu emu gye yayayagala…
Mwateekawa sente zetwabawa – Nambooze akunyizza abakakiiko ka Covid-19 -Mukono
Bya Hassan Bulesa Akakiiko akalwanyisa ekirwadde kya COVID19 mu District ye Mukono kasanze akaseera akazibu okunnyonnyola ku nsimbi ezigambibwa nti zabaweebwa okuva mu gavumenti okukola emirimu nga muno mulimu ofiisi…
Olugero lwa Leero, Akyajjukira Olugero Lwa Kintu ne Nambi
Edda ennyo waaliwo omusajja nga ye Kintu. Yali omu ku nsi. Yalina ente y’emu ng’omusulo gwayo gwanywa ate obusa bwayo nga ye mmere ye.Naye mu Lubaale ng a waliyo Kabaka…