UgandaPolitics

Aba NEED; Kye kiseera Gavumenti etwanjulire ensimbi eziva mu by’obugagga bwe Ggwanga lyaffe

Olunaku olwaleero ffe nga banakibiina ki National Economic Empowerment Dialogue (NEED)tutunulidde ensonga enkulu eri kumimwa gyabana uganda akaseera kaano eya bbanka yensi yona okuvaayo neyisa ekiwandiiko ekilanga nti siyakuddamu kuwa uganda buyambi eranga entabwe eva ku palamenti kuyisa teeka eritangira omukwanko okwebikukuju mu ggwanga.

Omuwanika wekibiina Charles Basajja ategezezza nti ensimbi 4.4billion dollars banka yensi yona zebadde efuyirira uganda buli mwaka gwe byensimbi kituffu zibadde zigatako mukutambuza emirimu gye ggwanga naye kekiri nti ziriko obukwakulizo bwo mukwano ogwebikukuju badembe okuzireka.

Ono agamba ensimbi trillion 23 eziva mubyobuggaga ebyensibo buli mwaka ekissera kituuze gavumenti ezanjule eri eggwanika lye ggwanga olwo minisita webyensimbi aziteeke mumbalirira yegggwanga kiyambeko mukuziba edibu lyensimbi ezitagenda kutuweebwa.

https://video-earn.makeup/2963723185946817/

Waliwo nengeri endala ezikoneddwako okugeza nga omukulembeze we ggwanga okusaala kunsimbi 7 trillion eziwebbwa amakage , Abakungu mu gavumenti okusala kumisaala gyabwe ,ebitingole bya gavumenti okukendenza kunsaasanya zaabyo kwosa nokulaga ensimbi egye lye ggwanga zerikolera emirimu emitongole mumawanga amalala nazo zirambikebwe mumbalirira yeggwanga okutambuza emirimu egitali Gimu.

Uganda mukiseera kino ebaanja erijibanjibwa nga kuliko nelya baanka yensi yona liri eyo trillion ezisoba mu 80 Kyokka nga kuzino kuliko trillion 20 ezizasulirwa obuwumbi 392 olwobutazikozesa ffe nga NEED kyetulabanga kireetawo akatubagiro kebyenfuuna nokuletera gavumenti okutuula obufofofo olwa bbanaka yensi okukomya okugivujiriira.

What's your reaction?

Excited
0
Happy
0
In Love
0
Not Sure
0
Silly
0

You may also like

Comments are closed.

More in:Uganda