Business

Munisita Muyingo awadde abakadde ettu lya mazuukira ne nsigo, Abavubuka abawadde kavu ne pikipiki

Minista Muyingo agamba,   Abantu abaatagala kukolera wamu beebaleese obwavu mu Ggwanga, n’olwekyo kye kiseera baveeyo b’egatte mu bibiina by’obwegassi olw’o Gavumenti nayo bw’egenda okubakwatirako okusinga okwenyigira mu bintu ebitagasa n’okutuula nga tebakola.

Obubaka buno Minista omubeezi ow’amatendekero agawaggulu mu Ggwanga, Hon Dr John Chresytom Muyingo aby’ogeredde Vvumba mu Town Council ye e’Busika mu District ye Luweero ku mukolo ogw’okuwa abakadde ettulya lya mazuukira,okuwa abavubuka Kasooli w’okusimba awamu n’okugabira abavubuka piki piki za Ttukutuku satu  abegattira mu kibiina kya Zirobwe Kalagala multipurpose.

Abavubuka bano abeegattira mu kibiina kya Zirobwe Kalagala Multipurpose Youth Coorperative Society Limited nga bakulembeddwa omuwandiisi waabwe banjulidde Minista Muyingo okusoomooza kwe basanze naddala abaamu ku baleeta eby’obufuzi munkulaakulana ,eby’entambula ,tebalina kifo ,abaamu tebagala kutereka.

Abamu ku bakadde abaafunye ettu lya Mazuukira

Ono yasoose kuyozayoza bantu be Bamunanika okufuna Omulabirizi w’eLuwero ow’okusatu kubanga waabwe ddala era nasuubiza okubeera munteekateeka zonna ez’okumutuza era nategeeza nti Abantu abatagala kukolera awamu bebaleese obwavu mu Ggwanga n’olwekyo kye kiseera baveeyo beegatte mu bibina by’obwegasi olw’o Gavumenti nayo wegenda okubakwatirako okusinga okwenyigira mubintu ebitagasa n’okutuula nga tebakola.

Minisita Muyingo nga ayogerako eri abatuuze be Bamunanika

Mu ngeri y’emu Minista Muyingo yagenze mu maaso n’ajjukiza bannansi okwongera okubeera n’omutima ogwa bulungi bwa bwansi okusobola okwagazisa abalala okweyagalira mu Gwanga n’okuyamba abali mubwetaavu ate n’okusobola okuzukirira wamu ne Yesu Kristo.

Mukwogerako n’abakadde abafunye ettu lya mazuukira beebazizza nnyo Minista Muyingo ne bamusabira emikisa Mukama ayongere okumukuuma n’okumuwangaaza kubanga abalabirira bulungi.

 

What's your reaction?

Excited
0
Happy
0
In Love
0
Not Sure
0
Silly
0

You may also like

Comments are closed.

More in:Business

Business

PRESIDENT MUSEVENI URGES EUROPEAN INVESTORS TO TAP INTO UGANDA’S ECONOMIC OPPORTUNITIES 

President Yoweri Kaguta Museveni has urged European investors to take advantage of Uganda’s economic opportunities, particularly in infrastructure, energy, manufacturing and agriculture, saying investment in productive sectors is key to expanding markets, creating jobs and accelerating economic transformation.    The President made the remarks today at State House Entebbe during a meeting with European Union Ambassadors and investors, where he highlighted Africa’s growing population and expanding market as a major opportunity for European businesses seeking investment and stronger economic partnerships. “This is what we have been advising our European friends to look at, because Africa is a big potential market with its fast-growing population,” he said. President Museveni attributed political instability in some African countries partly to identity-based politics, including tribalism, religious divisions and ideological misunderstandings, as well as a failure to appreciate the role of the private sector in driving economic growth. He said Uganda had learnt from these challenges and emphasised the need for a stable political and economic environment that enables private businesses to invest, expand production and create employment. The President welcomed ongoing and proposed European investments in Uganda, particularly in infrastructure and other productive sectors, saying such projects would strengthen economic links between Uganda and the European market. “All these projects are music to my ears. By constructing these projects here, you are linking the market of Uganda to that of Europe. Why can’t anyone see that?” he asked. On energy, President Museveni said the cost of electricity remained a critical factor in Uganda’s competitiveness, particularly for manufacturers seeking to produce goods at affordable prices. While welcoming private-sector investment in hydropower generation, he called for greater attention to electricity tariffs, arguing that affordable power was essential for industrial expansion and economic growth. He identified affordable electricity, railway transport and accessible financing for productive investments as key priorities for strengthening Uganda’s manufacturing sector. The President cited the Uganda Development Bank as an important source of financing for businesses engaged in productive activities, explaining that the government had retained the institution to support investments capable of expanding production and creating jobs. He also urged the European Investment Bank to channel more financing into strategic infrastructure, particularly railway development, electricity generation and distribution, and selected road projects. On road infrastructure, President Museveni encouraged European investors to explore opportunities in construction and financing models, including tolling arrangements where appropriate. The President also reaffirmed the government’s support for tax incentives aimed at attracting investment, particularly in manufacturing, and emphasised the importance of enabling eligible businesses to benefit from a 10-year tax holiday. ...